FAMILY HEALTH SUPPORT ORG
CHILD DEVELOPMENT PROGRAM
SUMMARY PROPOSAL FOR FUNDING



COMMUNITY CENTRE NAME:
KAWEMPE CENTRE NUMBER U180

LOCATION (COUNTRY, PROVINCE DISTRICT):
KAMPALA DISTRICT, CENTRAL UGANDA

ACCESSIBILITY (HOW DO YOU TRAVEL TO THIS CENTRE):
BY ROAD


WHEN CHILD DEVELOPMENT CENTER STARTED IN THIS COMMUNITY:
2008

WHEN WE HOPE TO END OR PHASE OUT ACTIVITY IN THIS COMMUNITY (WHAT YEAR):
2025

TOTAL NUMBER OF EMPLOYEES IN THE CHILD DEVELOPMENT CENTRE:
10 OFFICERS

NUMBER OF CHILDREN TO BE SPONSORED AT FULL SIZE OF PROGRAM IN KAWEMPE:
20,000.

HOWEVER THE PROGRAM WILL START WITH 150 CHILDREN FOR SPONSORSHIP

DESIRED TIME-FRAME FOR ACQUIRING SPONSORS:
CONTINUOUSLY

PERSON RESPONSIBLE FOR THIS PROPOSAL/PLAN:
NAME: WASSWA DENNIS MUBIRU

BACKGROUND



GEOGRAPHICAL LOCATION (AREA DESCRIPTION)

Kawempe is one of the divisions which make up Kampala district in central Uganda. It is located on 5miles Bombo Road



APPROXIMATE POPULATION

Kawempe has a population of 200,000 people (estimate) no precise available statistics from local leaders. Of these 50,000 are Children, 90,000 are women and 60,000 are men.

ETHNICITY AND LANGUAGE

The people of Kawempe are majorly Baganda.The language spoken is basically Luganda.Other languages spoken in the area include Swahili and English.




BUDGET NOTES FOR THE FAMILY HEALTH SUPPORT CHILD DEVELOPMENT PROJECT.

PROGRAM MANAGEMENT AND SUPPORT

Personnel.

Project coordinator:

We have budgeted to pay one project coordinator, who will work 10 hours a day (full-time) for the project for a period of 3 years.

He will be paid a stipend of 300,000 UGX /113.21€ per month.

The stipend is based on qualification and experience he has in project management. He will be the overall supervisor of the Child Development project.

Programs officer:

He/she will be the overall supervisor of the program, working 10 hours a day (full time) to ensure the program effectiveness and efficiency, act as a monitoring and evaluation officer of the program as well as a public relations officer of the program.

He/she will be paid 300,000 UGX / 113.21€ per month as a stipend.

Accountant:

We have budgeted to pay a stipend of 300,000 UGX / 113.21€ per month for a period of 12 months.

He /she will work 5 hrs a day through out the whole year.

This 27% of his stipend is based on qualification and experience he has in project finance and management.

Child Development officers:

These are people trained, qualified and professionals in upbringing children socially, intellectually, morally and emotionally. They dedicate all their life to child upbringing.

The Organization will employ 5 Child development officers each one taking care of at least 30 children.

We have budgeted to pay them a stipend of 300,000 UGX / 113.21€ per month.

They will also monitor children in the program right from their homes to ensure that all of them attend school, their feeding and health is excellent as well as conducting primary healthy care seminars.

These officers will be responsible for conducting vocational classes ie (music, dance and drama, sewing lessons) and bible classes with the children on a weekend.

School fees for children:

This program will ensure that children get the best education to reshape their lives and ensure that their future is bright, by equipping them with skills and exposing them to opportunities.

We have budgeted for

150 children each paying 50,000 UGX /18.87€ per month
for 11months (50,000 UGX *11=550,000 UGX)
550,000 UGX / 207.55€ per child per year.

550,000 UGX *150=82,500,000 UGX / 31,132.08€ per year.

Medical Expenses:
The organization will spend 10,000 UGX / 3.77€ on medical fees on every Child per month.

The objective is to ensure that children under the program live healthy and stronger lives.

This fee entails monthly medical check ups and treating any illnesses which would affect a child’s wellbeing.



10,000 UGX / 3,77€ *12months = 120,000 UGX / 45.28€ per child per year.

150 children *120,000 UGX 18,000,000 UGX / 6,792.45€ per year in total expenditure on medical fees for all children.

The Organization together with families of disadvantaged children will work out a feeding program to ensure that the Children under the Child development program are healthy and strong.

School facilities for the 150 children:

Every child will start with16 books in the first term.
Each book costs in average 1812.50 UGX *16 books
= 29,000 UGX / 10.94€ *150 Children = 4,350,000 UGX / 1,641.51€

A year has 3terms, the needs for the second and third term are 15 books
9,000 UGX *2 = 18,000 UGX / 6.79€
150 children*18,000 UGX 2,700,000UGX / 1,018.87€
Total Costs for 1 year and 150 children are
7,050,000 UGX / 2,660.38€. It is 47,000 UGX / 17.74€ for each child.

Uniforms:

Every child will be entitled to 3 uniforms (sports wear included) per year.
Each uniform costs 20,000 UGX / 7.55€ *3 = 60,000 UGX / 22.64€
60,000 UGX *150 children leads to a total of 3,000,000 UGX / 1,132.08€ per year.

Vocational training centre for Children
Requirements:

Art and craft materials which are budgeted for 600,000 UGX / 226.42€ per year.
Sewing machines (15) each at 150,000 UGX / 56.60€
Public address system for music dance and drama lessons.
These will be hired for 9 times a year at 200,000 UGX / 75.47€ per hire which will cost 1,800,000 UGX / 679.25€.
The average amount is 4,650,000 UGX / 1,754.72€ per year.

Bible Class studies for children.

Every child will get a bible.
Lesson materials for children (these are catered for by FHS staff).

Primary health Care training seminars for families.

These seminars involve conducting primary health care seminars for families, enabling them get basic nutritional and hygienic practices to be employed in raising up healthy and stronger children.

In a year we shall conduct 4 primary health care seminars Budget for the 3 seminars
Venue hire 750,000 UGX / 283.02€
Public address system 900,000 UGX / 339.62€
Drinks 170,000 UGX / 64.15€
Lunch 850,000 UGX / 320.75€

TOTAL 2,670,000 UGX / 1,007.55€ for the year.

Quarterly data collection and sending to sponsors by E-Mail:

We take quarterly digital passport and still photos of children in our program, processing their case histories to sponsors.

Renting a Child development Centre:

The Executive has budgeted to pay for renting a child Development centre (which can accommodate 150 children) at a cost of 600,000 UGX / 226,42€ per month. This venue is so spacious for the child development officers to conduct their activities related to child development for example music and drama classes, bible classes and vocational classes with children once in school days and on every weekends.

Bank charges:

We have budgeted to pay 25,000 UGX / 9,43 € per month. This the average cost for ledger fees charged by commercial banks in Uganda. Per year this is 300,000 UGX / 113.21€.

FAMILY HEALTH SUPPORT ORG
(ENTEEKATEEKA Y’OKUKUZA ABAANA ABATALINA MWASIRIZI MU BY’OMUBIRI,EBY’OBWONGO WAMU NEMUBY’OMWOYO.
EKIWANDIIKO EKISABA OBUYAMBI.


EKITUNDU PULOGULAAMU ENO GYERI:
KAWEMPE CENTRE NUMBER U180

EGGWANGA:
UGANDA
DISITULIKITI:
KAMPALA
ENGERI Y’OKUTUUKA MU KIFO KINO:
OKOZESA LUGUUDO.

DDI CHILD DEVELOPMENT CENTRE LWE YATANDIKA MU KIFO KINO:
2008

DDI LWE TUSUUBIRA OKUGGALAWO PULOGULAAMU ENO:
2025.

ABAKOZI BAMEKA ABALI MU PULOGULAAMU ENO:
10

ABAANA BAMEKA BE TUSUUBIRA OKULABIRIRA NGA PULOGULAAMU ENO ETUUSE KU NTIKO YAAYO:
20,000,
NAYE OMWAKA GWA 2009,TUGENDA KUTANDIKA N’ABAANA 150 (AB’OKUNONYEZA ABA GABIRIZI BO BUYAMBI)

BBANGA KI MWETWETAAGIRA OKUFUNIRA ABAGABIRIZI BO


BUYAMBI ERI ABAANA BANO:
BULI KISERA

ANI AVUNANYIZIBWA KU PULOGULAAMU ENO:
WASSWA DENNIS MUBIRU

EBIKWATA KU KIFO PULOGULAAMU YO KULABIRIRA ABAANA ABATALINA MWASIRIZI;
Kawempe y’emu ku diviizoni ezikola Disitulikiti y’eKampala nga kawempe eri milo Ttaano okuva e kampala okudda eBbombo.

OMUWENDO GWA BANTU ABALI MU KAWEMPE

Kawempe erina omuwendo gwa Bantu abatakka wansi wa 200,000(okugeraageranya)nga ku bano abantu 90,000 bakyaala, 60,000 nga basajja.

EGGWANGA N’OLULIMI

Abantu abasinga obungi mu Kawempe Baganda.The Olulimi olusinga okwogerwa mu kitundu kino Luganda. Ennimi endala ezogerwa mu kitundu kino zirimu oluswayili n’oluzungu.





ABANADDUKANYA PULOGULAAMU ENO

Omukwanaganya wa pulogulaamu eno:

Omuntu ono anaakolanga essaawa ezitakka wansi wa 10 buli lunaku okumala emyaka 3.Ajja kusasulwa nga shs 300,000 buli mwezi.Era avunanyizibwa okulaba nga emirimu gya pulogulaamu eno gitambula bukwakku.

Akulira pulogulaamu eno:Ono ajja kubeera omukulembeze wa pulogulaamu eno nga y’akwanaganya ekitongole wamu n’abagabirizi bo buyambi(ba siponsa ba baana).Avunanyizibwa okulaba nga pulogulaamu eno etuuka ku bigendererwa byaayo.Ajja kukolanga essaawa 10 buli lunaku okumala emyaka 3 era nga sasulwa shs 300,000/= buli mwezi.

Omubalirizi webitabo:

Ekitongole kibaliridde okukozesa omubalirizi webitabo nga wakulondoola ensaasaanya yensimbi za pulogulaamu eno wamu nokukola embalirira yebyemsimbi buli kwota (buli luvanyuma lwa myezi esatu)

Ajja kusasulwanga omusaala gwa shs 300,000 buli mwezi okumala omwaka mulamba.ajja kukolanga esaawa 5 buli lunaku nga omusaala gwe gujja kubeera ebitundu 27% ku ssente ezisasulwa abakozi.

Child Development officers (abagenda okulabirira abaana wamu n’okubayigiriza ebibazimba mu mubiri,ebyemikono wamu n’ebyomwoyo:

Abantu bano baatendekebwa era n’ebakuguka mu by’obuwereza naddala mu baana (social work) era bawaayo ekitundu ekisinga eky’obulamu bwaabwe mu kulabirira abaana.

Abantu bano bawaayo obulamu bwaabwe bwonna eri okukuza abaana mu mpisa ennungi era eziweesa ekitiibwa era mu kutya mukama.

Ekitongole kigenda ba ofiisa 5 buli omu nga alabirira abaana 30 era nga basasulwa buli omu emitwaalo 300,000/= buli mwezi.

Abantu bano bavunanyizibwa okulondoola abaana okutuuka mu maka gyebava okukakasa nti abaana bano basoma,bajjanjabibwa,balisibwa bulungi era benyigira mu by’emikono,okuyimba n’ebyemizannyo.

Ba ofiisa bano era bavunanyizibwa okutegeka emisomo egikwata mu byobulamu ebisokerwaako mu maka eri abakuza babaana.

Ebisale by’abaana eby’okusoma (fiizi):

Pulogulaamu eno egendererwamu okulaba nga abaana bano abatalina mwasirizi bagenda mu ssomero okufuna amagezi agensi basobole okubeera n’ebiseera byomumaaso ebitangaavu.Tulina abaana 150 abatalina abasasulira ssente kugenda kusoma.

Buli mwana ajja kusasulirwa shs 50,000/= buli mwezi za kusoma .(omwaka omulamba buli mwana ajja kusasulirwa shs 550,000/=) nga abaana 150 basasulirwa shs 82,500,000/= buli mwaka.

Eby’obujjanabi: bwa baana.

Ekitongole kijja kusaasanya shs 10,000/= ku buli mwana nga zabujjanjabi buli mwezi.Ekigendererwa mu kino kwe kulaba nga abaana abalabirirwa mu pulogulaamu eno bonna balamu bulungi era bamaanyi okusobola okusoma obulungi n’okwenyigira mu byokuyiga ebirala.

Abaana bano banaakeberebwa buli mwezi nga buli mwana anasaasanyizibwaako shs 120,000/= buli mwaka.

Abaana 150 bagenda kusaasanyizibwako shs 18,000,000/= buli mwaka ku bujanjjabi.

The Organization together with families of disadvantaged children will work out a feeding program to ensure that the Children under the Child development program are healthy and strong.



Ebyetaago by’essomero eby’abaana 150:

Buli mwana ajja kufuna ebitabo 15 books buli lusoma,Buli kitabo kiri ku shs 600/=ze shs 9,000/= buli mwana buli lusoma..

Omwaka gulimu ensoma ssatu nga buli mwaka omwana ajja kwetaaga shs 27000 ku bitabo buli mwaka.
Abaana 150 ze shs 4,050, 000/=

Unifoomu ze ssomero: Buli mwana ajja kufuna unifoomu 3 (nga mulimu n’ey’ebyemizannyo) per year.Buli unifoomu eri ku shs 20,000/*3 gy’emitwalo 60,000/= buli mwana.

60,000*150 ze shs 3,000,000/= okumalako omwaka eri abaana 150



Ekifo abaana mwe ba naakoleranga eby’emikono

Ebyetaago;

* Eby’okubbumba ebya baana wamu n’okusiiga ebifaananyi nga buli mwana ajja kukolerayo siiponsa we ebirabo eby’emikono.Bino bibalirirwamu shs 600,000/= okugula ebyetaago bino.
* Okugula ebyalaani abaana bano bayige okutunga engoye zaabwe okwambala wamu n’okutunda okwefunira ensimbi.Tujja kwetaaga ebyalaani (15) buli kimu ku shs 150,000/=
* Okupangisa ebyuuma eby’okuyimba wamu n’okukola eby’emizannyo eri abaana baffe.
* Tujja kupangisa ebyuuma emirundi 9 buli mwaka nga buli lupangisa lubalirirwa ku shs 200,000/= nga emirundi mwenda ze shs 1,800,000/=

Omugatte ogwawamu ogw’ebyemikono ziri shs 4,650,000/= buli mwaka.



Okutegeka ebibiina ebyabayibuli eby’abaana.

Ekigendererwa kwe ku manyisa abaana ku kwagala kwa kristo.

Tujja kugulira buli mwana bayibuli ey’oluzungu nga eri ku shs 20,000/= eri abaana 150 awamu ze shs = 3,000,000/=

Ebyokuyiga ebirala ebigendera ku bayibuli okugeza nga ebifaananyi byebasiiga bigenda ku gulibwa ffe abakozi ba Family Health Support Organisation.

Okuteekateeka emisomo egye by’obulamu obusookerwako ebyamaka gabaana be tulabirira.

Emisomo gino gigendererwamu okuyigiriza abakuza babaana engeri yokuliisa abaana obulungi,okubakuuma eri endwadde eziva mu bukyaafu wamu n’engeri y’okukuzamu abaana ennungi.

Mu mwaka gwa 2009,tujja kutegeka emisomo esatu.

Embalirira entongole eyemisomo gino esatu.

* Okupangisa ekifo 750,000/=
* Ebyuuma eby’empuliziganya 900,000/=
* Eby’okunywa bya bazadde 170,000/=
* Eby’okulya bya bazadde 850,000/=

Omugatte gwa wamu ku mi somo gino esatu 2,670,000/= za mwaka.

Okukubanga ebifaananyi by’abaana buli kwoota (kwwoota erimu emyezi esatu),n’okukungaanya amawulire agabakwatako okugeza ng’eby’obulamu byabwe n’ebyensoma era n’okubiweereza eri ba Sipoonsa baabwe nga tukibaliridde okumalawo shs 200,000/= buli mwana buli mwaka,abaana 150 ze shs 30,000,000/= okumalako omwaka mulamba.

Okupangisa ekifo abaana abalabirirwa mwe banaayigira emisomo egy’engyawulo:Akakiiko akaddukanya pulogulaamu eno kaabaliridde shs 600,000 buli mwezi.(ekifo kino kimalawo abaana 150). Era ekifo kino kigenda kubeera kirungi ekimala okusobozesa abaana okuyiga eby’emizannyo,okuyimba,okuyiga ebyediini (bayibuli) wamu n’ebyemikono buli wiikendi.

Bank charges: Tubaliridde okusaasanya UGX 25,000 buli mweezi ku bbanka.Ssente zino bbanka ezisala okukola sitatimenti z’ebyensimbi (zebanaatukolera nga buli mwaka ziri shs 300,000/=)

NOTE: Omugatte ogwawamu ogw’ensimbi pulogulaamu eno z’egenda okusaasaanya ziri shs 137,770,000/= buli mwaka.

Family Health Support Organisation